Ekelezia Elabudde mu Kukuuma Omutindo Gy'emirimu

0
1117

Eklezia katolika asoomoozessa abakozi ba gavumenti ku mutindo gw’emirimu gyabwe nga bannaddiini bagamba kino kizzizza nnyo emabega enkulaakulana y’eggwanga.
Faaza Thomas Tusuubira agamba nti olwaleero buli kitongole kya gavumenti kyekolera gadibe ngalye olwo n’ekifaananyi kya gavumenti nekifa.