Omukazi Azadde Omwana Naamusuula Mukabuyonjo e Kasese

0
1120

Abatuuze ba Kidodo Railway ward mu kibuga Kasese baguddemu ekyekango munnaabwe bwaggyemu omwana gwabadde anaatera okuzaala, n’amunyugunya mu kaabuyonjo.
Nnnyini nnyumba Elizabeth Kisembo mwasula yaayise ab’obuyinza oluvannyuma lw’okulaba ng’omupangisa we eyabadde olubuto takyalulina ate nga n’omwana talabikako.