Emisinde Gya Kkookolo Sande

0
961

Ensangi zino obulwadde bwa kookolo bwebumu ku bulwadde obusinga okutwala abantu abasinga obungi omuli nab’emikwano era okubulwanyisa bwetaagira ddala amaanyi agawamu.
Mu mbeera eno NBS TV yeewayo okuvujjilira enteekateeka yonna ey’okusindiikiriza ekimbe kino nga n’emu ku zino, z’embiro mubuna byalo eziyindira wano mu kibuga buli mwaka.
Ne ku mulundi guno NBS nsale nnyo ku mbiro ezinaabawo ku nkomelero ya wiiki eno.