Japan Esuubizza Okuduukirira Africa

0
1251

Abakulembeeze bamawanga agatali agamu ku semazinga w’Africa bakanyiza okukozesa ensonga ezanokoddwayo omukulembeze wa Uganda YKM Kw’ebyo ebiremeseza semazinga okulakulana.
Bano bakanyiza nti ebintu ng’enguudo embi, ebbula lyobutale bwebyamaguzi birina okunogerwa eddagala Semazinga bwaba anava ku ddaala erimu okudda ku ddala. Olukungaana lwayindidde Nairobi mu Kenya.