Aba Takisi Bayimiriza Akediimo

0
573

Wabadewo okwekcwakwana nokwogerera aba polisi abavunanyizibwa kubyebiduuka ebigambo ebisongovu mulukiiko oluyitiddwa okugonjola obutakanya obubaddewo wakaati wabavuzi ba taxi ne traffic mugwanga.
Wabula lugenze okugwa nga adumira polisi yebiduuka mugwanga Dr Kasiima ayimiriza bassajja be okukola ebikwekweto kuba tax kubipapula ebikadde okumala emyezi ebiri okutuusa nga bo aba poliisi betererezeza kwebyo ebibavunanaibwa. Aba taxi oluwulidde bino nabo nebayimiriza ak’eddiimo kebabadde batandiika olunaku olw’enkya.