Abaana Baakujuliriranga ku Butambi
Ssaabalamuzi Bart Katureebe atongozza akuuma akagenda okuyamba abaana abato okuwa obujulizi mu kkooti nga tewali abatiisatiisa.
Omwana omuto awa obujulizi mu misango naddala egya naggomola asanga obuzibu ebiseera ebimu okwogera ng’omuntu gwalumiriza omwegese amaaso..