Abaana Mubaleke Basome Omupiira

0
938

Amasomero agasinga enaku zino essira galiteeka ku kimu kusomesa baana mu bibiina, eby’emizannyo ebyogerwako nti bikola kinene mukuzimba obwongo bw’abaana ebyo babivaako dda. Abaddukanya Homisdallen bagamba nti kyetaaga kufuuka kyabuwaze, buli ssomero libe n’ebyemizanyo. Bano baliko ekifo webagenda okutendekera abaana omupiira kyebaguddewo.

More News