Ababaka 76 Boolekedde Okuggyibwayo

0
663

Ababaka ba paalimenti e 76 abakiikirira district empya boolekedde okufiirwa ebifo byabwe ssinga kkooti ya ssemateeka ewuliriza n’esala omusango ogutwaliddwayo Andrew Tumusiime.
Tumusiime alumiriza akakiiko k’ebyokulonda okulondesa ababaka 76 mu constituency empya nga paalimenti tennatongoza nsalo za constituency ezo.