Ababaka Bakirizza, Tetulina Kyatwakoze

0
1151

Ennaku ziweze 100 bukya babaka ba paalimenti ey’;ekkumi balayizibwa ne batandika okuteeseza eggwanga.
Wabula ababaka abasinga obungi ensonyi zibakwata bw’obabuuzayo ekintu kimu eky’essimba kye bakoledde eggwanga mu bbanga eryo.
Abamu beekwatiridde bannabwe okuleeta ebiteeso ebitazimba ggwanga okuggyako okulinnyika.