Ababaka Bazudde Ebipya Ku Bagagga Abaagala Obuyambi

0
1067

Paalimenti esazeewo enonyereze buto ku kkampuni z’abagagga b’omu Kampala abeekubirira enduulu eri gavumenti ebataase ku mabanja agabakoma mu bulago.
Ababaka bakizudde nti abamu ku basaba obuyambi kkampuni zabwe zirimu ebirumira.