Ababundabunda Basomeseddwa Emirimu

0
684

Ekibiina ky’amawanga amagatte kitegeezezza ng’omuwendo gwababunda bunda wonna mu ggwanga bwegweyongedde nga kumpi buli lunaku ababundabunda abasoba mwasatu bbeebayingira mu ggwanga. UNHCR egamba, ababundabunda abasinga okuggya mu Uganda bava ku miriraano e South Sudan,Congo ne Burundi.