Abajulizi ku Kayihura Baatudde Ebyama

0
627

Ababadde bagenda okuwa obujulizi obulumiriza omudumizi wa police Gen. Kale Kayihura mu kooti olunaku olw’enkya babijjeemu enta, nga bagamba nti bo tebakubwangako police era nti baapangibwa bupangibwa okuwa obujulizi ku poliisi era yabawuttula. Bano bategeezezza nti ku lw’obulungi bw’eggwanga lyabwe babadde tebasobola kukola kino nti kubadde ga okulya mu nsi yabwe olukwe.