Abakazi Basomeseddwa Kuby'okuyonsa e Kyankwanzi

0
661

Abakazi bangi ensangi zino basalawo okuva kubyokuyonsa abaana, nga bagamba nti abaana babasikasikanya nnyo nebabajja ku mulembeze anti ng’amabeere gafuuse kirala, olwo nebasalawo wakiri okubawa ag’ente, neberabira nti okuyonsa omwana kikulu nnyo ku kukula kw’omwana.
Nga abakyala n’ebitongole ebirala bigezaako okukola ekisoboka okwagazisa abazadde okuyonsa ,omusasi waffe Jordan Mubangizi abadde Kyankwanzi nalaba engeri abantu b’omu kitudnu kino gyebayonsamu nengeri gyebategeramu okuyonsa