Abakozi e Makerere Bakyagaanye Okukola

0
587

Abakozi mu yunivasite za gavumenti bakyakalambidde, bakyagaanye okudda ku mirimu nga gavumenti tebasasudde ssente zaabwe. Bano wadde gavumenti egezezzaako nga bwesobola okubawooyawooya, naye bakyakubye enkanda wansi.