Abakulembeze Bannyivu ku Mizannyo

0
1036

Uganda muza Olympics yavuddeyo nga terina keraga, kakati abakulembeeze okuli ne Meeya we Kawempe Serunjoji bagamba nti kijja kuba kizibu ebyemizannyo okulakulana mu Uganda okujjako nga Gavumenti ebitaddemu ensimbi.