Abakulira Eddwaliro Ly'emitima Batuuyanye ku Paalimenti

0
729

Akakiiko ka paalimenti alondoola ensaasaanya y’ensimbi y’omuwi w’omusolo olwaleero katadde abasawo okuva mu ddwaliro erijjanjaba emitima mu ddwaliro ekkulu ery’e Mulago ku nninga, bannyonnyole amayitire ga siringi akawumbi kalamba zebajja ku balwadde.
Abakungu bano bakulembeddwamu Dr. John Omagino nga bazze okuddamu ebibuuzo mu ebyabuuzibwa mu alipoota y’omubazi w’ebitabo bya gavumenti, oy’omwaka 2014/15