Abakulu Bazze Kusumagira Oba Kukola?

0
1253

Abakulemebeze mu district ye Kanugu babukeleleza nkokola okulaba nga banogela edgala ekizibu kyebyenjigiriza mu district ekifusiiza district eno ekisekererwa. Mu bituukidwaako kwekuli okubonereeza abakulila amasomero abanaffu mpozi nokugoba abo abalemererwa okuyiisa abayizi mudaala elisoooka mubibuuzo byakamalilizo.
Wabula abakulu bakanze kukuba matama nga abasomesa bekikwaatako bali mutuulo nga bangi ekibasisimudenga zengaalo mpozi nobulango obwenjawulo gamba nga olukiiko okuwumulamu abantu okusobola okufuna kebalya.