Abalima Emiyembe e Ghana Bakaaba

0
1190

Abalimi b’ebibala n’ebivaavava mu Ghana bali mu kattu olw’obusowera obwesomye okumalawo ebibala byabwe mwebajja ensimbi.
Embeera eno tekomye ku kukosa balimi bokka wabula ne kampuni ezikamula omubisi mu miyembe.