Abalonzi Nabo Bababonereze – Babaka

0
656

Ababaka abaamu mu palalmenti bagala wakolebwewo enongoseleza mu teeka lye byokulonda lisobole okukangavulila awamu banabyabufuzi abagaba ssente mukalulu kwosa nabalonzi abazisaba.
Ababaka baano wabula bagambye nti sibasanyufu kunsala yemisango ejjisinga kwosa nebibonerezo ebisinga byekubidde nga abalonzi abakiliza nga balya enguzi mukulonda teri wadde nomu abonerezeddwa.