Abalunzi B'enjuki Baddukiriddwa

0
1186

Wadde ng’abantu abasinga balimi wano mu Uganda, banji bakyali mu nnima enkadde era banji tebanaba kufunamu nnyo, wadde ng’obulimi busobola okuyambako mukusindikiriza obwaavu.
Kakati Gavumenti esazeewo okubakana ne kawefube w’okutumbula abalimi nabo babeeko kyebafuna. Okulunda enjuki kyekimu ku bintu Gavaumenti byetaddeko essira.