Abantu Abaliko Obulemu Balajanye Lwa Bula Ly'emirimu

0
633

Abantu abaliko obulemu kumibiri gyabwe balajanide gavument erekere awo okujibwako omusolo kusente zabwe ez’omusala gwebafuna, nti kubanga omusala gwebafuna mutono nnyo ate nga balina ebyetaago bingi byebalina okubeera nabyo okusobola mubulamu obwa bulijo.