Abantu Bakaaye, Basulidde Poliisi Omulambo

0
621

Abatuuze mu Ggombolora y’e Kingo mu Lwengo bavudde mu mbeera ne bakwata  omulambo gwa munnaabwe Kiseka Donald eyafiride mu komera ne bagusuula mu mulyango gwa police y’e kitundu nga baagala ebannyonnyole ekyamusse. Oluvannyuma poliisi yewozezzaako nti Kisekka teyafiiridde mu mikono gyayo naye era tebamatidde.