Abasawo Kuddwaliro e Kiruddu Nabo Balwadde

0
732

Embeera eri mu Ddwaliro ly’ekiruddu eyasengulirwa abalwadde okuva e Mulago eyungula ezziga, nga eddwaliro lino emyezi emitono jelimaze nga likola nga mulago litubide mu bizibu ebitagambika, era obuweereza buzibu nnyo ku kasozi kano.
Mu kiseera kino wadde nga lyeririwo okugaba obujanjabi obwawamu, abalwadde bebatuuse okwejjanjaba olw’ebbula ly’abasawo, nga n’abo abatono baliwo baafuuka balunnuma olw’okukola ennyo nga ate ggwo omuwendo gw’abalwadde gweyongera buli lukya.
Omusasi wafe Zahrah Namuli yakedde kiruddu eno, era y’alina ebisingawo…