Abasigansimbi Baagala Mateeka

0
640

Abasiga nsimbi abalina amakolero mu kibangirizi kya makolero e Namanve bakukkulumidde gavumenti olw’okulemelerwa okubateerawo ebintu ebyetagissa okukakkalabya emirimu gyabwe okuli amasanyalazze, amazzi, enguudo n’obutale bw’e bintu byebakolera wano.
Bano bavumbye akafubo ne minisita akola ku basiga ensimbi mu Uganda, Evelyn Anite wali e Namanve nga bagamba nti basanze ebizibu bingi ebitagambika mu kibangirizi kino nga ne kisingira ddala ge masanyalazze agavako buli kadde.