Abasomesa Ku Bisiyaga Bakwatiddwa

0
668

Gavumenti ya Uganda etandise okukwata abantu ababadde babunyisa enjiri y’okulya ebisiiyaga mu ggwanga. Bano babadde bagenda bakuba enkungaana mu bitundu ebyenjawulo nga basikiriza abantu okwenyigira mu muze guno. Minisita w’empisa n’obuntu obulamu bwatyo kwekulabula nti bakwongera okugenda mu maaso n’ebikwekweto bino, kyokka bbo abalwanyisa omuze gwebisiiyaga bagamba nti gavumenti yeyisaako bweyisa.