Abatuuze Bagobeddwa ku Ttaka Lyekomero Ly'ebisolo e Katakwi

0
1295

Ekitongole ekivunanyizibwa ku kuuma eby’omunsiko kiriko amaka agawera 57 gebasindikiriza okuva ku ttaka ly’ekumiiro ly’ebisolo erya Pian-Up, nga bano babadde batataganya eddembe ly’ebisolo.