Abatuuze Balumiriza UMEME ku Masanyalaze

0
612

Abakozi b’e kitongole ky’amasannyalaze ekya UMEME beezoobye n’abatuuze b’omu kabuga Njeru okuliraana Jinja ababadde baagala okubalemesa ekikwekweto ky’okuzuula ababbirira amasannyalaze.
Abatuuze babadde balumiriza aba UMEME okubabbira amasannyalaze ate ne bamala ne babefuulira sso ng’aba UMEME babadde bawoza kimu, tunoonya babbi.