Abayizi Bakwatiddwa ne Njaga
Poliisi ye Luuka eriko ekikwekweto ky’ekoze okufuuza abamenyi bamateeka, okukakana nga mubakwatiddwa kubaddeko nabayizi, nga bo ebyokugenda okusoma basazeewo kubiteeka kumabbali nebalyoka badda mubyokweyokya nga bwebatera okugamba.