Abye Ssimu Y'omusubuzi Asimattuse Okufa

0
1120

Omukazi atemera mu gyobukulu 24 asimattuse okugajanbulwa abatuuze b’e Kabuuma mu munsipaali y’e Makindye bwebamuteeberezza okubba essimu ey’akakadde akamu mu emitwalo abiri.
Akulira ebyokwerinda yamuggye ku batuuze n’amuddusa ku poliisi y’e Kibiri n’ategeeza nti abatuuze babadde baagala kumuttira bwereere, abadde tannabba ku ssimu.