Akakiiko K'eddembe Kazze N'enkola Empya

0
664

Ekitongole ky’eggwanga ekirwanirizi ky’eddembe ly’amawulire ki Uganda Human Rights Commission kitongozza enteekateeka gye baneeyambisa okukungaanya amawulire gonna agakwata ku ddembe ly’obuntu.
Entegeka eno yaakubayamba okulondoola ebitongole byonna, okulaba engeri gye bikuttemu eddembe ly’obuntu, n’okusingira ddala ebitongole ebikuumaddembe.