Akeetalo Keeyongede Mbale Mu Imbalu

0
1068

Ekiri e Bugisu kinyeenyamagi kyennyini, nga Abamasaaba bali mu bikujjuko eby’emikolo gy’okusala emablu. Ebikumi n’ebikumi by’abavubuka bali mu keterekerero ka kusalibwa mbalu, ng’akamu ku bulombolombo obukuumibwa ennyo mu buwangwa bw’Abamasaaba.
Olwaleero omusasi waffe akuleetedde akambe akakozesebwa okusala embalu, akambe kano kayitibwa Inyembe, naye obadde okimanyi nti ka njawulo nnyo ku bwambe obwa bulijjo?