Amama Mbabazi Teyalina Bujulizi ku Museveni Balamuzi

0
643

Kkooti ensukkulumu ewadde ensala yaayo mu bujjuvu mu musango John Patrick Amama Mbabazi gweyawaabira president Yoweri Kaguta Museveni, Ssabawolereza wa Gav’t n’akakiiko k’ebyokulonda , bweyali awakanya ebyaava mu kalulu ka bonna aka 2016.
Mu nsala yaayo, kkooti eragidde wabeewo enkyuukakyuka ez’omuggundu mu mateeka ez’omuggundu eggwanga lisobole okutegeka akalulu k’amazima n’obwenkanya.