Amasomero Gee Wakiso Gakanze Minisita Ssenidde

0
633

Minisita w’ebyenjigiriza ebisookerwako Rose Mary Ssenninde asazeewo okuva mu wofiisi okugenda mu masomero okuzuulira ddala embeera y’amasomero bweri naddala aga bonna basome.
Ssenninde asiibye atalaaga amasomero mu gombolola y’e Ssisa mu disitulikiti ey’e Wakiso gyasangidde abasomesa abamu nga beebulankayizza ku mirimu ate mu malala ngabayizi tebaliiwo.