Atalina Magulu Yava mu Kwekubagiza

0
617

Kiswaza nnyo omuntu ataliiko kamogo konna okusabirizanga abalala ng’owoza ensi yankwata, mu emirimu gyabula n’ebirala ebiringa ebyo.
Naiga Annet ye mukazi emmekete gwetutunuulidde olwaleero ng’ono emirimu mwajja ensimbi agikozesa bigere, anti katonda temutonda na mikono.