Babiri Basirikidde mu Muliro e Masese

0
1050

Abantu babiri basirikkidde mu muliro ogukutte ennyumba zaabwe ku mwalo gw’ e Masese ogusangibwa e Jinja.
Omuliro guno ogwatandise eyo mu matumbi budde gusannyizzaawo enju z’abavubi Mukaaga n’ebibaddemu byonna era banji basigadde tebalina webagalangatanyiza biwanga mu ngalo.