Baguma Asindikiddwa mu Kkomera e Kigo

0
1082

Eyali aduumira poliisi ya CPS mu Kampala Aaron Baguma kyadaaki yetutte yekka mu kkooti y’oku Buganda road mu Kampala n’avunaanibwa omusango gw’okutta omuntu era n’asindikibwa ku alimanda e Kigo.
Baguma agambibwa okuba nga yeekobaana n’omugagga w’ekibanda kya mmotoka ekya Pine Mohammed Sebuufu okutta Betty Katusabe.
Kkooti ebadde emaze akabanga ng’emuyigga.