Bamusigansimbi Bakukkulumidde Ssekandi

0
820

Abasigamnsimbi mu ggwanga bakukkulumidde gavumenti ya Uganda olwokubasuubizanga ettaka eddungi okukolerako emirimu gyabwe ate nemaliriza ngebawadde ttaka lyamu bisenyi nentobazzi
Bamusigansimbi bagamba mu butuufu bateeka ssente nnyingi ddala mu kulongoosa ebifo bino naddla ebyentobazzi olwo nebamaliriza nga baluddewo okukola amagoba