Bamusigansingo Abatalina Biwandiiko Bakwatte

0
1021

Ekikwekweto wajja otya ddala kinyinyitidde nga abagwira kkumi baakusula mu budukuulu bwa poliisi olwokwesenza mu gwanga nga tebalina lukusa n’okukakkalabiza muno emirimu nga tebakkiriziddwa.
Abantu bano bakukunuddwa mu kampuni ezimu e Mukono nga n’abandi basangiddwa bataayaaya ku nguudo.