Bannakakalanga Bakukkulumidde Abasawo

0
558

Bannakalanga bakukkulumye nebawanjagira gavumenti ebayambe ku bibaluma kubanga bingi naddala ku nsonga y’omujjanjabi.
Abanu bano bagamba, basusse okusosolebwa naddala nga bagenze okufuna obujjanjabi nga batya n’okutwala abakyala babwe abali embuto mu malwaliro kubanga bwetuuka eyo, bavaayo balojja ekyazibafunyisa olw’embeera gyebayisibwamu.