Bbaasi Y'esomsomero Etomedde Lukululana

0
539

Bbaasi y’abaana b’essomero etomedde lukululana mu kibuga ky’e Iganga, era omuntu omu afiiriddewo n’abalala bangi baddusiddwa mu ddwaaliro nga bataawa.
Akabenje kano kaagudde Busei kumpi n’eddwaaliro ly’e Iganga, era oluguddewo abatuuze bagufudde mugano gwa nswa ne batandika oluvulanira ebintu by’abaana b’essomero, era poliisi yeezoobye nabo.
Mu ngeri yeemu abantu babadde baagala kunyaga mafuta okuva mu lukululana egudde ku kabenje.