Besigye Waakuwabira Gavumenti Eno

0
655

Dr Kizza Besigye atadde akakaka nate yeweze okukuba gavumenti mu mbuga nga agiranga okumujwetekako byayise ebisango sango yye ne banywanyi be. Dr Besigye ne banne okuli Erias Lukwago n’abalala olwaleero basiibye Kabaale mu kkooti yebawerennembye n’omusango gw’okukuma mu bantu omuliro. Wabula omusango guno kkooti egwongezzaayo olw’abajulizi ba gavumenti obutalabikako.