Dan Muliika "Yasimattuka Okuttibwa"

0
1575

Eyaliko katikkiro wa Buganda Daniel Muliika ebyafaayo bimwogerako nga Katikkiro wa Kabaka Mutebi ataatya biduduma era ku nsonga yayogeranga kaati nga musezi agula essowaani nti kyekyo.
Katikkiro Muliika, yamala ku bwakatikkiro omwaka gumu gwokka kyokka bintu ebimwogerwako era naye bingi byanyumya byeyalabira mu woofisi eyo naye mu byonna, bw’atuuka ku lunaku lweyawonera awatono okuttibwa, asigala anyenya mutwe.
Tutuukiridde muliika okutunyumiza olugendo lwe nga katikkiro, nga bwetwetegekera amatikkira g’omutanda ag’omulundi ogw’a 23.