Ebiku Bigobye Ab'e Makindye mu Nju

0
1058

Ebiku ebyongedde okusensera Ggombolola y’e Makindye biwaliriza abamu okudduka mu nju zabwe kuba bweruba lutalo byo biwangudde.
Abantu bamaze ebbanga nga balwana n’ebiku naye bagamba nti webatuuse bibawangudde nga kati basigadde ku bwa katonda ekiwalirizza abakumbeze okweggatta balwanyise nabe w’ebiku.