Ebikujjuko B'okusala Embalu Etandise

0
594

Okuvaako e Mbale emikolo gy’obuwangwa egy’okusala embalu gitongozeddwa leero, n’okutuukiriza obumu ku bulombolombo mu kifo ekiyitibwa Bamutoto. Abalenzi abagenda okusalibwa embalu be batandise emikolo gino nga bakima amazzi ku luzzi, nga akalombolombo ako kaliko emizizo gyako.