Ebyobulamu Bikyali Bubi Nnyo e Kyankwanzi, AMREF Eddukiridde

0
743

Embeera y’ebyobulamu mu Uganda ekyeralikiriza nnyo, ate bwotuuka mu byalo bo bakeesa lukya nga nkoko ya mutamiivu,anti ebikozesebwa mu malwaliro bitono, kyoka omuwendo gw’abantu gweyongera buli lukya.
E kyankwanzi ate bo bali bubi ddala era abakulira ebifo ebijanjabirwamu bagamba nti betaaga buyambi okusobola okutaasa banansi.