Ebyokoola e Iganga

0
747

Poliisi e Luuka eriko abasajja babiri bekutte n’eggalira nga bano babalanze kyakubasanga nabyokoola mu maka gabwe. Bano webakwatiddwa ng’abatuuze mu kitundu kino baze bemulugunya ku bikolwa eby’ekisaddaaka baana.