Ebyokusoma e Kasese Mumbeera Mbi

0
995

Okimanyi nti wano mu Uganda waliwo amasomero ga Gavumenti agakyakozesa ebisiriiza okuwandiika ku lubaawo, ate nga bo abayizi okweyamba balina kwekuniza nga ffumbe, anti tebalina kabuyonjo, bwoba owakana Bahati Remy kakulambuze Nyakanengo PS e Kasese.