Eddwaliro Lyee Kiganda e Mubende Teririna Dagala

0
577

Akulira eddwaliro lya government erya Kiganda health centre IV e Mubende awuniikirizza minister omubeezi owa government ez’ebitundu bwamutegeezeza nti eddwaliro likulungudde emyezi 2 nga terifuna wadde empeke ya panadol.
Ate ku kyalo Namasoga-Bulanga mu district y’e Iganga ssinga tebadde poliisi, omusuubuzi wa kasooli yandibadde mbuyaga ezikunta oluvannyuma lw’okukubwa emiggo n’azirika.