Ekiri e Luzira Kyennyamiza – Babaka

0
457

Ababaka ba paalimenti abatuula ku kakiiko k’ebyokwerinda bongedde okwewuunya bwebakizudde nti abantu bangi bamala emyaka n’ebisoobo ku alimanda amabu ne batuuka n’okumera envi nga tebasalirirwanga misango.
Olwaleero basiibye mu kkomera e Luzira gyebasanze omujjuzo ogutagambika