Ekirwadde e Mubende

0
994

Ekirwadde abatuuze kyebalowooza okuba eddogo kitandise okusattizza abantu mubitundu bye Mubende era wetwogerera abantu abasoba mu bikumi bibiri kibabala embirizi. Wabula abakugu abavudde ku ddwaliro lya gavumenti e Mubende bagambye nti lino sidogo wabula tensulo ezireeta amabwa mu bulago.